Matthew 25:30 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuweereza ono entagasa mumukasuke ebweru mu nzikiza, eyo eriba okukaaba n'okuluma obujiji.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’omuddu oyo ataliiko ky’agasa mumusuule ebweru mu kizikiza eri okukaaba n’okuluma obujiji.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'omuddu oyo ataliiko ky'agasa mumusuule mu kizikiza eky'ebweru; mwe muliba okukaaba n'okulumwa obujiji.’ ”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuddu oyo atalina ky'agasa, mumusuule ebweru mu kizikiza, awaliba okukaaba n'okuluma obujiji.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'omuddu oyo ataliiko ky'agasa mumusuule mu kizikiza eky'ebweru: mwe muliba okukaaba n'okuluma obujiji.