Matthew 25:36 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bwe nali obwereere, mwannyambaza; bwe nali omulwadde, mwannambula; bwe nali mu kkomera, mwantuukako.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nnali bwereere ne munnyambaza, nnali mulwadde ne munnambula, nnali mu kkomera ne mujja okundaba.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
nnali bwereere ne munnyambaza, nnali mulwadde ne munnambula, nnali musibe mu kkomera, ne mujja mundaba.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nali sirina kya kwambala, ne munnyambaza. Nali mulwadde ne munnambula. Nali musibe mu kkomera, ne mujja okundaba.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nnali bwereere ne munnyambaza: nnali mulwadde ne munnambula: nnali mu nvuba, ne mujja mundaba.