Matthew 25:42 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga nali nnumwa enjala, ne mutampa kyakulya, nali nnumwa ennyonta, ne mutampa kyakunywa;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga nnali muyala ne mutampa kyakulya, nnali muyonta ne mutampa kyakunywa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga nnalina enjala, temwampa kya kulya; nnalina ennyonta, temwannywesa,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga nali nnumwa enjala, ne mutampa kyakulya. Nali nnumwa ennyonta, ne mutampa kyakunywa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga nnalina enjala, temwampa kyakulya: nnalina ennyonta, temwannywesa: