Matthew 25:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awasa bwe yalwawo okutuuka, bonna ne basumagira, ne beebaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye anaawasa omugole bwe yalwawo okutuuka otulo ne tubakwata bonna, ne beebaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awasa omugole bwe yalwayo, bonna ne babongoota ne beebaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awasa omugole bwe yalwawo okujja, bonna ne bakwatibwa otulo, ne beebaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye anaawasa omugole bwe yalwayo, bonna ne babongoota ne beebaka.