Matthew 25:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abawala bali bonna ne basituka, ne balongoosa ettawaaza zaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Abawala embeerera bonna ne bazuukuka ne baseesa ettaala zaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abawala bonna ekkumi (10) ne balyoka bagolokoka, ne balongoosa ettabaaza zaabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abawala ekkumi ne bagolokoka, ne bategeka ettaala zaabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abawala bali bonna ne balyoka bagolokoka, ne balongoosa ettabaaza zaabwe.