Matthew 26:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'ategeera, n'abagamba nti: “Omukazi ono mumutawaanyiza ki? Ankoledde ekintu kirungi;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu bwe yamanya ebirowoozo byabwe, n’abagamba nti, “Lwaki mutawanya omukazi? Ankoledde ekintu ekirungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Yesu bwe yategeera n'abagamba nti, “Mumunakuwaliza ki omukazi? Kubanga ankoze ekigambo ekirungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu bwe yategeera kye bagamba, n'abaddamu nti: “Lwaki omukazi mumutawaanya? Ekikolwa ky'ankoledde kirungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Yesu bwe yategeera n'abagamba nti Munakuwaliza ki omukazi? kubanga ankoze ekigambo ekirungi.