Matthew 26:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baali balya, n'agamba nti: “Mazima mbagamba nti munnammwe omu ajja kumpaayo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ku mmere n’abayigirizwa be ekkumi n’ababiri, nga balya n’abagamba nti, “Omu ku mmwe ajja kundyamu olukwe.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Baali balya, Yesu n'abagamba nti, “Mazima mbagamba nti omu ku mmwe anandyamu olukwe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe baali balya, Yesu n'agamba nti: “Mazima mbagamba nti: omu ku mmwe ajja kundyamu olukwe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era baali balya; n'agamba nti Mazima mbagamba nti omu ku mmwe anandyamu olukwe.