Matthew 26:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye n'addamu nti: “Akoza nange mu kibya y'anampaayo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’addamu nti, “Akozezza nange mu kibya, y’oyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'addamu n'agamba nti, “Oyo akozezza awamu nange mu kibya, ye anandyamu olukwe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'addamu nti: “Oyo akoza nange mu kibya, ye anandyamu olukwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye n'addamu n'agamba nti Oyo akozezza awamu nange mu kibya, ye anandyamu olukwe.