Matthew 26:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne Yuda eyamuwaayo n'agamba nti: “Rabbi, ye nze?” Ye n'agamba nti: “Oyogedde.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yuda anaamulyamu olukwe n’amubuuza nti, “Ddala ddala, ye nze Labbi?” Yesu n’amuddamu nti, “Oyogedde.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yuda, eyamulyamu olukwe, n'addamu n'agamba nti, “Labbi, ye nze?” Yesu n'amugamba nti, “Ggwe oyogedde.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yuda, eyalyamu Yesu olukwe, n'agamba nti: “Muyigiriza, omuntu oyo ye nze?” Yesu n'addamu nti: “Nga bw'oyogedde.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yuda, eyamulyamu olukwe, n'addamu n'agamba nti Labbi, ye nze? N'amugamba nti Ggwe oyogedde.