Matthew 26:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate n'akwata ekikompe, ne yeebaza n'akibawa, n'agamba nti: “Munywe ku kino mwenna;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’atyo n’asitula ekikompe, ne yeebaza Katonda, n’abawa ng’agamba nti, “Munywe ku kino mwenna,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ate n'atoola ekikompe, ne yeebaza, n'abawa ng'agamba nti, “Munywe ku kino mwenna;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ate n'akwata ekikopo, ne yeebaza Katonda, n'agamba nti: “Munywe kuno mwenna,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'atoola ekikompe, ne yeebaza, n'abawa, ng'agamba nti Munywe ku kino mwenna;