Matthew 26:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Petero n'amuddamu nti: “Abalala bonna ne bwe banaakwesittalako, nze sijja kwesittala n'akatono.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Peetero n’amuddamu nti, “Abalala bonna bwe banaakwabulira, nze sijja kukwabulira.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Peetero n'addamu n'amugamba nti, “Abalala bonna bwe baneesittala ku lulwo, nze seesittale n'akatono.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Peetero n'amuddamu nti: “Abalala bonna ne bwe banadduka ne bakwabulira, nze siikwabulire n'akatono.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Peetero n'addamu n'amugamba nti Bonna bwe baneesittala ku lulwo, nze seesittale n'akatono.