Matthew 26:56 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bino byonna biguddewo ebiwandiiko by'abalanzi bituukirire.” Awo abayigirizwa bonna ne bamwabulira, ne badduka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye kino kibaddewo okutuukiriza ebigambo bya bannabbi ebiri mu Byawandiikibwa.” Olwo abayigirizwa be bonna ne bamwabulira ne badduka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye bino byonna bikoleddwa, bannabbi bye baawandiika bituukirizibwe.” Awo abayigirizwa be bonna ne bamwabulira, ne badduka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye bino byonna bikoleddwa, ebyo ebyawandiikibwa abalanzi biryoke bituukirire.” Awo abayigirizwa be bonna ne bamwabulira ne badduka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye kino kyonna kituuse, bannabbi bye baawandiika era bituukirizibwe. Awo abayigirizwa bonna ne bamwabulira, ne badduka.