Matthew 26:61 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ono yagamba nti: ‘Nnyinza okumenya Ekiggwa kya Katonda, ate ne nkizzaawo mu nnaku ssatu.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abeesimbawo okugamba nti, “Omuntu ono yagamba nti, ‘Nsobola okumenyawo Yeekaalu ya Katonda, ate ne ngizimba ne ngimalira mu nnaku ssatu.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne bagamba nti, “Ono yagamba nti, ‘Nnyinza okumenya Yeekaalu ya Katonda, n'okugizimbira ennaku ssatu (3).’”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne bagamba nti: “Ono yagamba nti: ‘Nnyinza okumenyawo Essinzizo ate ne ndizimba mu nnaku ssatu.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne bagamba nti Ono yagamba nti Nnyinza okumenya yeekaalu ya Katonda, n'okugizimbira ennaku ssatu.