Matthew 26:67 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bamufujjira amalusu mu maaso, ne bamukuba, ate abamu ne bamukuba empi
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olwo ne bawandira Yesu amalusu mu maaso, abamu ne bamukuba ebikonde ne bamukuba empi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne bamuwandira amalusu mu maaso ge, ne bamukuba ebikonde; abalala ne bamukuba empi,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne bamuwandira amalusu mu maaso, era ne bamukuba empi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne bamuwandira amalusu mu maaso ge, ne bamukuba ebikonde: abalala ne bamukuba empi