Matthew 26:70 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye ne yeegaana mu maaso ga bonna, n'agamba nti: “Simanyi ky'ogamba.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Peetero ne yeegaana mu maaso ga buli omu ng’agamba nti, “Ky’oyogerako sikimanyi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Peetero ne yeegaanira mu maaso ga bonna, ng'agamba nti, “Ky'ogamba sikimanyi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka Peetero ne yeegaana mu maaso ga bonna, ng'agamba nti: “Ky'ogamba sikimanyi.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ne yeegaanira mu maaso ga bonna ng'agamba nti Ky'ogamba sikimanyi.