Matthew 26:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abayigirizwa bwe baalaba, ne banyiiga, ne bagamba nti: “Gufudde ki guno?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abayigirizwa be bwe baakiraba ne banyiiga. Ne bagamba nti, “Lwaki okwonoona amafuta ag’omuwendo gatyo!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye abayigirizwa bwe baalaba, ne banyiiga ne bagamba nti, “Gafudde ki gano?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayigirizwa bwe baalaba ekyo, ne basunguwala, ne bagamba nti: “Lwaki omuzigo ogwo gwonooneddwa?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye abayigirizwa bwe baalaba, ne banyiiga ne bagamba nti Gafudde ki gano?