Matthew 27:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu bonna ne bagamba nti: “Omusaayi gwe gubeere ku ffe ne ku baana baffe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu bonna ne baanukula nti, “Omusaayi gwe gubeere ku ffe ne ku baana baffe!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abantu bonna ne baddamu ne bagamba nti, “Omusaayi gwe gubeere ku ffe, ne ku baana baffe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu bonna ne baddamu nti: “Ekibonerezo olw'okuttibwa kwe kibe ku ffe, ne ku baana baffe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abantu bonna ne baddamu ne Bagamba nti Omusaayi gwe gubeere ku ffe, ne ku baana baffe.