Matthew 27:34 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne bamuwa evviini entabulemu endulwe; naye bwe yakombako, n'atayagala kunywa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne bawa Yesu wayini atabuddwamu omususa, naye bwe yakombako n’amugaana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne bawa Yesu omwenge okunywa ogutabuddwamu omususa; naye bwe yalegako, n'atayagala kunywa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne bawa Yesu omwenge gw'emizabbibu, nga gutabuddwamu ekintu ekikaawa. Kyokka bwe yakombako, n'atayagala kunywa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne bamuwa omwenge okunywa ogutabuddwamu omususa: naye bwe yalegako, n'atayagala kunywa.