Matthew 27:41 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bakabona abakulu, n'abawandiisi, n'abakadde ne bamuduulira nga bagamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bakabona abakulu n’abawandiisi, n’abakulembeze abalala ne bamuduulira, nga bagamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bakabona abakulu n'abawandiisi n'abakadde ne baduula bwe batyo, nga bagamba nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bakabona abakulu n'abannyonnyozi b'amateeka, n'abantu abakulu mu ggwanga, nabo ne bamukudaalira nga bagamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bakabona abakulu n'abawandiisi n'abakadde ne baduula bwe batyo, nga bagamba nti