Matthew 27:47 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abamu ku baali bayimiridde awo ne bamuwulira, ne bagamba nti: “Ono ayita Eliya.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abamu ku baali bayimiridde awo bwe baakiwulira ne bagamba nti, “Ayita Eriya.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abamu ku baali bayimiridde awo, bwe baawulira, ne bagamba nti, “Omusajja ono ayita Eriya.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abamu abaali bayimiridde awo bwe baawulira, ne bagamba nti: “Ayita Eliya!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye abalala abaali bayimiridewo, bwe baawulira, ne bagamba nti Ono ayita Eriya.