Matthew 27:58 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'agenda eri Pilato n'amusaba omubiri gwa Yezu. Pilato n'alagira okugumuwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’agenda eri Piraato n’asabayo omulambo gwa Yesu. Piraato n’alagira bagumuwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyo n'agenda eri Piraato, n'asaba omulambo gwa Yesu. Awo Piraato n'alagira okugumuwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'agenda eri Pilaato, n'amusaba omulambo gwa Yesu. Awo Pilaato n'alagira okugumuwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
oyo n'agenda eri Piraato, n'asaba omulambo gwa Yesu. Awo Piraato n'alagira okugumuwa.