Matthew 27:65 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Pilato n'abagamba nti: “Mufune abakuumi, mugende mukuumire ddala bulungi nga bwe musobola.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Piraato n’abaddamu nti, “Mukozese abaserikale bammwe be mulina mugende mugikuume.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Piraato n'abagamba nti, “Mulina abakuumi; mugende, mugakuumire ddala nga bwe muyinza.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Pilaato n'abagamba nti: “Mulina abakuumi. Mugende mukuumire ddala entaana nga bwe muyinza.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Piraato n'abagamba nti Mulina abakuumi: mugende, mugakuumire ddala nga bwe muyinza.