Matthew 27:66 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bagenda ne banyweza entaana, ejjinja ne balissaako envumbo, ne bassaawo n'abakuumi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe batyo ne bateeka akabonero ak’envumbo ku jjinja eryaggala omulyango gw’entaana, ne bateekawo n’abakuumi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nabo ne bagenda, ne bagakuumira ddala entaana, ejjinja ne balissaako akabonero, ne balekawo abakuumi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne bagenda, ne banywereza ddala entaana, ejjinja ne balissaako akabonero, ne balekawo abakuumi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nabo ne bagenda, ne bagakuumira ddala amalaalo, ejjinja ne balissaako akabonero, n'abakuumi nga weebali.