Matthew 28:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bakabona abakulu ne bakuŋŋaana wamu n'abakadde, ne bateesa, ne bawa abaserikale omuwendo gw'ensimbi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abakulembeze b’Abayudaaya bonna ne bakuŋŋaana ne bateesa era ne batoola ffeeza na basalawo bagulirire abakuumi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bakabona abakulu ne bakuŋŋaana wamu n'abakadde, ne bateesa wamu, ne bawa abasserikale effeeza nnyingi,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bakabona abakulu ne bakuŋŋaana wamu n'abantu abakulu mu ggwanga, ne bateesa. Ne bawa abaserikale ensimbi nnyingi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bakuŋŋaana wamu n'abakadde, ne bateesa wamu, ne babaweera basserikale effeeza nnyingi,