Matthew 28:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baamulaba ne bamusinza; naye abamu ne babuusabuusa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bamusisinkana ne bamusinza. Naye abamu ku bo tebaakakasiza ddala nti ye Yesu, ne babuusabuusa!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe baamulaba ne bamusinza; naye abalala ne babuusabuusa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe baamulaba, ne bamusinza. Naye abamu ku bo ne babuusabuusa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe baamulaba ne bamusinza: naye abalala ne babuusabuusa.