Matthew 28:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'abasemberera, n'abagamba nti: “Obuyinza bwonna mu ggulu ne mu nsi bwampeebwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu n’asemberera abayigirizwa be n’abategeeza nti, “Mpeereddwa obuyinza bwonna mu ggulu ne ku nsi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'ajja n'ayogera nabo, n'agamba nti, “Mpeereddwa obuyinza bwonna mu ggulu ne ku nsi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'abasemberera, n'ayogera nabo, n'agamba nti: “Mpeereddwa obuyinza bwonna mu ggulu ne ku nsi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu n'ajja n'ayogera nabo, n'agamba nti Mpeereddwa obuyinza bwonna mu ggulu ne ku nsi.