Matthew 28:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yali afaanana ng'ekimyanso, n'ekyambalo kye nga kyeru ng'omuzira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amaaso ge gaali gamasamasa ng’okumyansa kw’eraddu, n’ekyambalo kye nga kyeru ekitukula be tukutuku.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ekifaananyi kye kyali nga kumyansa, n'engoye ze zaali zitukula ng'omuzira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yali afaanana ng'okumyansa, n'ekyambalo kye nga kitukula ng'omuzira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ekifaananyi kye kyali nga kumyansa, n'engoye ze zaali zitukula ng'omuzira: