Matthew 28:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Malayika n'agamba abakazi nti: “Muleke kutya; mmanyi nga munoonya Yezu eyakomererwa ku musaalaba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo malayika n’agamba abakazi nti, “Temutya. Mmanyi nga munoonya Yesu, eyakomererwa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye malayika n'agamba abakazi nti, “Mmwe temutya; kubanga mmanyi nga munoonya Yesu eyakomererwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo malayika n'agamba abakazi nti: “Mmwe temutya. Mmanyi nga munoonya Yesu, eyakomererwa ku musaalaba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye malayika n'addamu n'agamba abakazi nti Mmwe temutya: kubanga mmanyi nga munoonya Yesu eyakomererwa.