Matthew 28:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'abasisinkana, n'agamba nti: “Mirembe!” Bo ne bajja ne bavumbagira ebigere bye ne bamusinza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe baali bagenda, amangwago Yesu n’ayimirira mu maaso gaabwe! N’abalamusa nti, “Mirembe?” Ne bagwa wansi ne bavuunama mu maaso ge, ne bamukwata ku bigere ne bamusinza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, Yesu n'abasisinkana, n'agamba nti, “Mirembe.” Ne bajja ne bakwata ku bigere bye, ne bamusinza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu n'abasisinkana, n'agamba nti: “Mirembe!” Ne bamusemberera, ne bakwata ku bigere bye, ne bamusinza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, Yesu n'abasisinkana, n'agamba nti Mirembe. Ne bajja ne bamukwata ebigere, ne bamusinza.