Matthew 4:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'amugamba nti: “Era kyawandiikibwa nti: ‘Tokemanga Mukama Katonda wo.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’addamu Setaani nti, “Kyawandiikibwa nti, ‘Tokemanga Mukama Katonda wo.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'amugamba nti, “Kyawandiikibwa nate nti, ‘tokemanga Mukama Katonda wo.’ ”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'amuddamu nti: “Era kyawandiikibwa nti: ‘Tokemanga Mukama Katonda wo.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu n'amugamba nti Kyawandiikibwa nate nti Tokemanga Mukama Katonda wo.