Matthew 5:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mmwe kitangaala ky'ensi. Ekibuga ekikubiddwa ku lusozi, tekiyinza kukisibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Mmwe muli musana gwa nsi. Ekibuga tekikwekebwa ku lusozi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mmwe muli musana gwa nsi. Ekibuga bwe kizimbibwa ku lusozi, tekiyinzika kukisibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mmwe kitangaala ky'ensi. Ekibuga ekizimbiddwa ku lusozi tekiyinza kukisibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mmwe muli musana gwa nsi. Ekibuga bwe kikubibwa ku lusozi, tekiyinzika kukisibwa.