Matthew 5:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mwawulira ng'ab'edda baabagamba nti: ‘Tottanga; alitta alisalirwa omusango.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Mwawulira ab’edda bwe baagambibwa nti, ‘Tottanga, na buli anattanga, anaawozesebwa.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Mwawulira ab'edda bwe baagambibwa nti, ‘Tottanga; naye omuntu bw'anattanga, anazzanga omusango.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mwawulira ab'edda bwe baagambibwa nti: ‘Tottanga muntu. Alitta omuntu, aliwozesebwa.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mwawulira ab'edda bwe baagambibwa nti Tottanga naye omuntu bw'anattanga, anazzanga omusango: