Matthew 5:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo nno, bw'obanga otwala ekitone kyo ku mwaliiro, n'ojjuukirira awo nga muganda wo akulinako ekigambo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Bw’obanga oli mu maaso ga Katonda, ng’omuleetedde ekirabo eky’okuwaayo nga ssaddaaka, n’ojjukira nga waliwo gw’olinako ensonga,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale, bw'obanga oleese ssaddaaka yo ku kyoto, bw'osinzira eyo n'omala ojjukira nga muganda wo akuliko ekigambo ky'akwemulugunyiza,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kale nno bw'obanga oleeta ekirabo kyo ku alutaari, n'ojjuukirira eyo nga muganda wo aliko ekigambo ky'akwemulugunyiza,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale, bw'obanga oleese ssaddaaka yo ku kyoto, bw'oyima eyo n'omala ojjukira nga muganda wo akuliko ekigambo,