Matthew 5:28 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
naye nze mbagamba nti buli atunuulira omukazi ng'amwegomba, ng'amwenzeeko muli mu mutima gwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye mbagamba nti Buli muntu atunuulira omukazi n’amwegomba aba amaze okumwendako mu mutima gwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye nange mbagamba mmwe nti buli muntu atunuulira omukazi n'amwegomba, mu mutima gwe ng'amaze okumwendako.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye nze mbagamba mmwe nti: buli atunuulira omukazi olw'okumwegomba, ng'amwenzeeko mu mutima gwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye nange mbagamba nti buli muntu atunuulira omukazi okumwegomba, ng'amaze okumwendako mu mutima gwe.