Matthew 5:40 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oli bw'ayagalanga okukutwala mu mbuga okubowa ekkanzu yo, mulekere n'omunagiro,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu bw’ayagalanga okuwoza naawe atwale essaati yo, omulekeranga n’ekkooti yo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu bw'ayagalanga okuwoza naawe okutwala ekkanzu yo, omulekeranga n'ekizibaawo kyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Omuntu ayagala okuwoza naawe okutwala ekkanzu yo, omulekeranga n'ekkooti.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu bw'ayagalanga okuwoza naawe okutwala ekkanzu yo, omulekeranga n'ekizibawo kyo.