Matthew 5:41 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
na buli akuwalirizanga okugenda naye ebigere olukumi, genda naye enkumi bbiri,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’oyo akuwalirizanga okumwetikkirako omugugu gwe kilomita emu, omutwalirangako n’eyokubiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu bw'akuwalirizanga okutambula naye mairo emu, tambulanga naye n'ey'okubiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era buli akuwalirizanga okutambula naye kilomita emu, otambulanga naye kilomita bbiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu bw’akuwalirizanga okutambula naye mairo emu, tambulanga naye n'ey'okubiri.