Matthew 5:43 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mwawulira nga baagamba nti: ‘Oyagalanga munno, n'okyawa omulabe wo.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Mwawulira ab’edda bwe baagambibwa nti, ‘Yagalanga muliraanwa wo, naye okyawenga mulabe wo.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Mwawulira bwe baagambibwa nti, ‘Oyagalanga munno, okyawanga omulabe wo;’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mwawulira bwe baagambibwa nti: ‘Oyagalanga munno, n'okyawa omulabe wo.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mwawulira bwe baagambibwa nti Oyagalanga munno, okyawanga omulabe wo: