Matthew 6:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tusonyiwe amabanja gaffe, nga naffe bwe tusonyiye be tubanja.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tusonyiwe ebyonoono byaffe nga naffe bwe tusonyiwa abatwonoona.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Otusonyiwe amabanja gaffe, nga naffe bwe tusonyiwa abatwewolako.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Otusonyiwe ebibi byaffe, nga naffe bwe tusonyiwa abakola ebitulumya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Otusonyiwe amabanja gaffe, nga naffe bwe tusonyiye abatwewolako.