Matthew 6:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Kubanga bwe munaasonyiwanga abantu ensobi zaabwe, nammwe ne Kitammwe ow'omu ggulu anaabasonyiwanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Kubanga bwe munaasonyiwanga ababasobezza, nammwe Kitammwe ali mu ggulu anaabasonyiwanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Kubanga bwe munaasonyiwanga abantu ebyonoono byabwe, nammwe Kitammwe ali mu ggulu anaabasonyiwanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Bwe munaasonyiwanga abantu ensobi zaabwe, Kitammwe ali mu ggulu nammwe anaabasonyiwanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga bwe munaasonyiwanga abantu ebyonoono byabwe, Kitammwe ali mu ggulu anaabasonyiwanga nammwe.