Matthew 6:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye bwe mutaasonyiwenga bantu, ne Kitammwe taabasonyiwenga nsobi zammwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye bwe mutaasonyiwenga bannammwe, nammwe Kitammwe ali mu ggulu taabasonyiwenga.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye bwe mutaasonyiwenga bantu byonoono byabwe, ne Kitammwe taasonyiwenga byonoono byammwe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka bwe mutaasonyiwenga bantu, nammwe Kitammwe taabasonyiwenga nsobi zammwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye bwe mutaasonyiwenga bantu ebyonoono byabwe, ne Kitammwe taasonyiwenga byonoono byammwe.