Matthew 6:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo nno temweraliikiriranga, nga mugamba nti: ‘Tunaalya ki?’ oba nti: ‘Tunaanywa ki?’ oba nti: ‘Tunaayambala ki?’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo temweraliikiririranga nga mugamba nti, ‘Tunaalya ki? Oba nti, Tunaanywa ki? Oba nti, Tunaayambala ki?’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale temweraliikiriranga nga mwogera nti Tulirya ki? Oba tulinywa ki? Oba tulyambala ki?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kale temweraliikiriranga nga mugamba nti: ‘Tunaalya ki,’ oba nti: ‘Tunaanywa ki,’ oba nti ‘Tunaayambala ki?’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale temweraliikiriranga nga mwogera nti Tulirya ki? oba tulinywa ki? oba tulyambala ki?