Matthew 6:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bwe kityo ky'ogabye kibeere kya kyama; ye Kitaawo alaba ebiri mu kyama alikuweera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale Kitaawo amanyi ebyama byonna alikuwa empeera.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
okugaba kwo kubeerenga kwa kyama; kale Kitaawo alaba mu kyama alikuwa empeera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ky'ogabidde abaavu kibe kya kyama, Kitaawo alaba ebikolebwa mu kyama alikuwa empeera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
okugaba kwo kubeerenga kwa kyama: kale Kitaawo alaba mu kyama alikuwa empeera.