Matthew 7:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ndibaatulira nti: ‘Sibamanyangako n'akamu; munnyamuke mmwe abakola ebibi.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndibaddamu nti, ‘Sibamanyi, muve mu maaso gange, kubanga ebikolwa byammwe byali bibi.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne ndyoka mbaatulira nti Sibamanyangako mmwe; muve we ndi mmwe mwenna abaakola eby'obujeemu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nze ndibaatulira nti: ‘Sibamanyangako mmwe. Muve we ndi mmwe abajeemu.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne ndyoka mbaatulira nti Sibamanyangako mmwe: muve we ndi mwenna abakola eby'obujeemu.