Matthew 7:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
enkuba yafukumuka, mukoka n'ajja, kibuyaga n'akunta, ne byebundula ku nnyumba eyo, sso n'etegwa, kubanga yali ezimbiddwa ku lwazi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Enkuba n’etonnya, emigga ne gikulukuta, omuyaga ne gujja, ne bikuba enju eyo naye n’etegwa kubanga yazimbibwa ku lwazi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
enkuba n'etonnya, mukoka n'akulukuta, kibuyaga n'akunta, ne bikuba enju eyo; so n'etegwa; kubanga yazimbibwa ku lwazi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Enkuba n'etonnya, mukoka n'akulukuta, kibuyaga n'akunta, ne bikuba ennyumba eyo, sso n'etegwa, kubanga yazimbibwa ku lwazi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
enkuba n'etonnya, mukoka n'akulukuta, kibuyaga n'akunta; ne bikuba enju eyo; so n'etegwa; kubanga yazimbibwa ku lwazi.