Matthew 7:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
enkuba yafukumuka, mukoka n'ajja, kibuyaga n'akunta, ne byebundula ku nnyumba eyo, n'egwa, ate ekigwo kyayo ne kiba kinene.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Enkuba n’etonnya, emigga ne gikulukuta, omuyaga ne gujja, ne bikuba ennyumba eyo, n’egwa, n’okugwa kwayo ne kuba kunene.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
enkuba n'etonnya, mukoka n'akulukuta, kibuyaga n'akunta, ne bikuba enju eyo; n'egwa, n'okugwa kwayo kwali kunene.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Enkuba n'etonnya, mukoka n'akulukuta, kibuyaga n'akunta, ne bikuba ennyumba eyo, n'egwa, n'emenyekerawo ddala.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
enkuba n'etonnya; mukoka n'akulukuta, kibuyaga n'akunta; ne bikuba enju eyo; n'egwa: n'okugwa kwayo kwali kunene.