Matthew 7:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale ani mu mmwe awa mutabani we ejjinja ng'amusabye omugaati?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Oba muntu ki mu mmwe singa omwana we amusaba omugaati, ayinza okumuwa ejjinja?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Muntu ki mu mmwe, omwana we bw'alimusaba emmere, alimuwa ejjinja;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ani ku mmwe awa omwana we ejjinja ng'amusabye omugaati,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oba muntu ki mu mmwe, omwana we bw'alimusaba emmere, alimuwa ejjinja;