Matthew 8:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bo abaana b'obwakabaka ne bagoberwa ebweru mu nzikiza omuliba okukaaba n'okuluma obujiji.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abaana b’obwakabaka, baligoberwa ebweru mu kizikiza ekikutte, eriba okukuba ebiwoobe n’okuluma obujiji.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye abaana b'obwakabaka baligoberwa mu kizikiza eky'ebweru; ye eriba okukaaba n'okulumwa obujiji.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
naye abo abandibubaddemu, ne bagoberwa ebweru mu kizikiza, awaliba okukaaba n'okuluma obujiji.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye abaana b'obwakabaka baligoberwa mu kizikiza eky'ebweru: ye eriba okukaaba n’okuluma obujiji.