Matthew 8:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu bwe yayingira mu nnyumba ya Petero, n'alaba nnyina mukazi we ng'agalamidde wansi alina omusujja;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu bwe yayingira mu maka ga Peetero yasanga nnyina wa muka Peetero alwadde omusujja mungi, ng’agalamidde ku kitanda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu bwe yayingira mu nnyumba ya Peetero, n'alaba nnyazaala wa Peetero ng'agalamidde alwadde omusujja.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu bwe yayingira mu nnyumba ya Peetero, n'alaba nnyina wa muka Peetero ng'ali ku ndiri, omusujja gumuluma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu bwe yayingira mu nnyumba ya Peetero, n'alaba nnyina mukazi we ng'agalamidde alwadde omusujja.