Matthew 8:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu bwe yalaba ebibiina ebinene ebimwebunguludde, n'alagira baveewo bagende emitala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu bwe yalaba ng’ekibiina ekimwetoolodde kinene n’alagira bawunguke balage ku ludda olulala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yesu bwe yalaba nga ebibiina bingi nga bimwetoolodde, n'alagira bagende emitala w'eri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu bwe yalaba ng'abantu bangi nnyo bamwetoolodde, n'alagira nti: “Tuwunguke tugende emitala w'ennyanja.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yesu bwe yalaba ebibiina bingi nga bimwetoolodde, n'alagira nti Tuwunguke tugende emitala w'eri.