Matthew 8:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omusajja omugenge n'ajja gy'ali, n'amuvunnamira ng'agamba nti: “Mukama, bw'oyagala, osobola okunnongoosa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omusajja omugenge n’ajja gy’ali n’amuvuunamira ng’agamba nti, “Mukama wange, bw’obanga oyagala oyinza okunnongoosa.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale, laba, omugenge n'amusemberera n'amusinza, n'agamba nti. “Mukama wange, bw'oyagala, oyinza okunnongoosa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo omugenge n'ajja gy'ali n'amusinza, n'agamba nti: “Ssebo, singa oyagala, oyinza okumponya.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale, laba, omugenge n'amusemberera n'amusinza, n'agamba nti Mukama wange, bw'oyagala, oyinza okunnongoosa.